Gunzijeko – Bronson Mwanje Lyrics
Waliwo lwe binjokya nenkoza omugaati
Olulala Nembuuza ensi eno ofaaki nange?
Yei eiyeh
Ndi mu na Uganda, mpise mubinji
Ejaali emikwano bakyuusa lanji
Gwoyagala oyo agatta banji
Ozanya kisembo nkulaba mu rankings
Noonya munganga avumule endwadde eno
Ndi munafu njeba yeba naye ntaasa lero
Gunzijeko omukwano
Nkusaba Gunzijeko omuganga
Nze nakoowa mukwano
Nkusaba Gunzijeko, nkugamba
Gunzijeko omukwano
Nkusaba Gunzijeko omuganga
Nze nanoonya omukwano
Baanji ba player nbasaanga
Nkusaba Gunzijeko nkugamba
Nkusaba Gunzijeko nkugamba
Ku kyemanyi zilaba muzaale era
Bagamba nti guluma yaguzza era
Mutundiro lyomukwano namuzza
Baagereka ne baanseera
Kati mpaayo ekilala ekisiinga kino
Nkubwe whiskey, si mukwano guno
Wakiri gilasi etangaala
Nalonda mitima luli nenswala
Gyaali michaafu
Ate owaye nga bo babuufu
Bwe baalunga bampa kakwaafu
Beebampanika ate nebansuula mu ntatta eri…
Gunzijeko omukwano
Nkusaba Gunzijeko omuganga
Nze nakoowa mukwano
Nkusaba Gunzijeko, nkugamba
Gunzijeko omukwano
Nkusaba Gunzijeko omuganga
Nze nanoonya omukwano
Baanji ba player nbasaanga
Nkusaba Gunzijeko nkugamba
Nkusaba Gunzijeko nkugamba
Waliwo lwe binjokya nenkoza omugaati
Olulala Nembuuza ensi eno ofaaki nange?
Yei eiyeh
Ndi mu na Uganda, mpise mubinji
Ejaali emikwano bakyuusa lanji
Gwoyagala oyo agatta banji
Ozanya kisembo nkulaba mu rankings
Mhmmm…
Yee nakoowa nakoowa
Yeah yeah yeah yeah
Nga nanoonya nanoonya aaah
Omuganga
Mhhh…mhm..
Byaali bi player mbi sanga yeah yeah
Gunzijeko, de Bronson Mwanje, faixa do álbum Hurtfully Yours (comp.: Mwanje Brian Bronson), lançada em July 3, 2026.










