Tondwisa – Chris Evans & Spice Diana Lyrics

Tondwisa – Chris Evans & Spice Diana ( Lyrics Letra ) Letra Spice Diana Tondwisa – Chris Evans & Spice Diana ( Lyrics Letra )

Hmmm
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkuwe kagaati?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati

Kuno okwagala nze kulimmenya
Eeh, kulimmenya
Balala nzirugaze ssibaagala, eeh
Gwe ansaanira
Baur
Essanyu ery’olubeerera ondeetedde
Mu mutima munda muli mpulira emirembe
Obwedda neesunga kukuliraana
Ah li li li li li ah yeah yeah

Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba aah, omukwano lubabu
Leka mpite omudokita
Nedda mukulu uuh, gwe abisobola
Amaaso go nga gazimeera (kino kikambwe)
Naawe okiraba aah, omukwano lubabu
Leka mpite omudokita
Nedda mukulu uuh, gwe abisobola

Oba nkuwe kagaati?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulabe olw’enkya?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati

Oyagala muli nze nkole ntya?
Kyogere kati
Ontama kuba na nsonyi naawe, eh
Ekitiko nanywa kyanoga babe
Tondaba wano
Eyo tebakuliisa ennuma sweet
Eh eh kati nkitegedde ky’ogamba
Kanzije mukwano weetaaye
Kammale okufuna ku kkooti
Ekyo nakyo kiwedde

Amaaso go nga gazimeera
Naawe okiraba aah, omukwano lubabu
Leka mpite omudokita
Nedda mukulu uuh, gwe abisobola
Amaaso go nga gazimeera (kino kikambwe)
Naawe okiraba aah, omukwano lubabu
Leka mpite omudokita
Nedda mukulu uuh, gwe abisobola

Oba nkuwe kagaati?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulabe olw’enkya?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati

Wabula ebintu by’onyumya byo tebiggwa kaŋŋende gye ŋŋenda
Ndowooza nebwonaamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh!)
Ate nsaanuuse busaanuusi (abange!)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa?
Ogenze otya?

Nvaako tonsikaasika ssaati naawe kaŋŋende gye ŋŋenda
Ndowooza nebwonaamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh!)
Ate nsaanuuse busaanuusi (abakazi!)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa?
Ogenze otya?

Namu ebintu by’onyumya byo tebiggwa kaŋŋende gye ŋŋenda
Ndowooza nebwonaamala emyezi nga tondaba muli oteredde
Nedda mukulu (eh!)
Ate nsaanuuse busaanuusi (abakazi!)
Nzenna mpulira nsaanuuka
Ye mbuuza ogenda wa?
Ogenze otya?

Oba nkuwe kagaati?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati
Oba nkulabe olw’enkya?
Tondwisa nze
Njagala mukwano kati

Lyrics, Letras, Paroles, Deutsche, Letras, Testi,Тексты, Texty, Norske, Текстови, Versuri, Persian, Liricí, Lirik, Nederlandse, Tagalog